• published: 13 Dec 2018

Amumyuka wa Speaker wa Parliament ya Uganda Jacob Oulanya bwe yali ayogerako eri Parliament ng’ennaku z’omwezi 6/12/2018 mu lutuula olw’okubiri mu kitundu eky’okusatu luyite 3rd session, olwa Parliament ey’ekkumi, yakyasanguza nga Parliament bw’etakoze bulungi. Omumyuka wa Speaker yanokolayo eky’engeri amateeka gye gakolebwa ennyo mu kasoobo, alipoota obutanguwa kukolebwa okuva mu bukiiko bwa Parliament, wamu n’emirimu emirala mingi. Engeri Speaker gye yatunuuliddemu engeri Parliament gy’etambuzizzaamu emirimu gyayo, ya bwenkanya? Eno ye program Our Parliament giyite Parliament yaffe.Program eno eruubirira okumanyisa bannansi engeri ebintu gye bitambuzibwamu mu lukiiko lw’eggwanga olukulu, wamu n’eggwanga lyonna okutwaliza awamu.





Previous Our Parliament Luganda Edpisodes






Other Shows You May Like



Luo

Our Parliament

Episode 45: Local Government Accountability

The 2018 report of the Auditor General to Parliament revealed that local governments had failed to use over 11 billion UGX by the end of the financial

English

Our Parliament

Episode 45: Local Government Accountability

The 2018 report of the Auditor General to Parliament revealed that local governments had failed to use over 11 billion UGX by the end of the financial

Luo

Our Parliament

Episode 44

Inino dwe 21/2/2019 lukomiti ma neno dul jang gamente mapatpat onyo Commissions, Statutory Authorities and State Enterprises, COSASE okelo inyim ot m

Ateso

Our Parliament

Episode 44 COSASE BoU ATESO MARCH 6TH, 2019

Erai 21 olap lo iareit ekaru 2019 loda epolokit ekomiti lo airabet lo eyait nuka Commissions, Statutory Authorities and State Enterprises, COSASE arai

Contact Us
Get in touch

Phone: +256312513929

Email: sales@radiobasket.com

Address: Plot 1 Kimera Road,
Ntinda Shopping Mall - 2nd Floor,
Kampala - Uganda

Facebook Logo Twitter Logo Googleplus Logo

Message






© 2016 - 2019 Wizarts Media | Developed by Bazira Kevin