• published: 22 Feb 2019

Ng’ennaku z’omwezi 1/2/2019, Parliament ya Uganda yafuna alipoota y’akakiiko ka Parliament akavunaanyizibwa ku by’ensimbi ku bbago erirambika embalirira y’eggwanga ey’omwaka 2019/20. Ebbago lino lirambika empenda eziriwo mu mwaka gw’ebyensimbi 2019/2020, wamu n’okulambulula ku nsimbi Government z’egenda okusasaanyiza ku buli kitongole kyayo. Ng’oggyeeko eky’okulambulula ku nteekateeka za Government omwaka ogujja, ekiwandiiko kino kireseewo ekibuuzo: Lwaki ekitongole ky’ebyobulimi tekyogera ku nteekateeka emanyiddwa nga Operation wealth creation oba bonna bagaggawale? Eno nteekateeka ya Government ey’amaanyi mu kitongole ky’ebyobulimi, esinga okuwa bannayuganda emirimu. Enteekateeka ya Operation Wealth Creation ezze etambuzibwa okuva mu mwaka gwa 2013, ng’ewagirwa ensimbi y’omuwi w’omusolo, newankubadde nga waliwo obutali bulambulukufu bulungi. Bibala ki ebivudde mu nteekateeka emanyiddwa nga Operation Wealth Creation. Eno ye program Our Parliament giyite Parliament yaffe.Program eno eruubirira okumanyisa bannansi engeri ebintu gye bitambuzibwamu mu lukiiko lw’eggwanga olukulu, wamu n’eggwanga lyonna okutwaliza awamu.





Previous Our Parliament Luganda Edpisodes






Other Shows You May Like



Luo

Our Parliament

Episode 45: Local Government Accountability

The 2018 report of the Auditor General to Parliament revealed that local governments had failed to use over 11 billion UGX by the end of the financial

English

Our Parliament

Episode 45: Local Government Accountability

The 2018 report of the Auditor General to Parliament revealed that local governments had failed to use over 11 billion UGX by the end of the financial

Luo

Our Parliament

Episode 44

Inino dwe 21/2/2019 lukomiti ma neno dul jang gamente mapatpat onyo Commissions, Statutory Authorities and State Enterprises, COSASE okelo inyim ot m

Ateso

Our Parliament

Episode 44 COSASE BoU ATESO MARCH 6TH, 2019

Erai 21 olap lo iareit ekaru 2019 loda epolokit ekomiti lo airabet lo eyait nuka Commissions, Statutory Authorities and State Enterprises, COSASE arai

Contact Us
Get in touch

Phone: +256312513929

Email: sales@radiobasket.com

Address: Plot 1 Kimera Road,
Ntinda Shopping Mall - 2nd Floor,
Kampala - Uganda

Facebook Logo Twitter Logo Googleplus Logo

Message






© 2016 - 2019 Wizarts Media | Developed by Bazira Kevin