• published: 28 Feb 2019

Ku lw’okubiri ng’ennaku z’omwezi 19, 2019 Parliament ya Uganda yayisa etteeka erimanyiddwa nga Minimum wage bill okufuuka etteeka, nga kati lirindiridde President kulissaako mukono. Ebbago lino lyaleetebwa omubaka ssekinnoomu, era nga liruubirira okussaawo omusaala ogutandikirwako mu buli kitongole, ekintu ekirina kusalibwawo akakiiko akamanyiddwa nga: Minimum Wages Advisory Board. Ebbago lino eppya, kimu ku bisuubizo ebyassibwa mu Manifesto ya NRM ey’omwaka 2016, eky’okwagala okuddamu okwetegereza emisaala gy’abakozi okusobola okutuukana n’embeera y’ebyenfuna mu Ggwanga, wamu n’enkulaakulana eriwo. Wabula, biki ebinaava mu tteeka lino eppya naddala eri abo abatandikawo emirimu? Kino kisuubirwa okulinnyisa ku muwendo gw’ensimbi ezeetaagisa okusobola okusasula omukozi wamu n’okuddukanya omulimu gwonna mu ggwanga. Eno ye program Our Parliament giyite Parliament yaffe.Program eno eruubirira okumanyisa bannansi engeri ebintu gye bitambuzibwamu mu lukiiko lw’eggwanga olukulu, wamu n’eggwanga lyonna okutwaliza awamu.





Previous Our Parliament Luganda Edpisodes



Operation wealth creation

22 Feb 2019 | Our Parliament | Luganda

Ng’ennaku z’omwezi 1/2/2019, Parliament ya Uganda yafuna alipoota y’akakiiko ka Parliament akavunaanyizibwa ku by ...

Read More





Other Shows You May Like



Luo

Our Parliament

Episode 45: Local Government Accountability

The 2018 report of the Auditor General to Parliament revealed that local governments had failed to use over 11 billion UGX by the end of the financial

English

Our Parliament

Episode 45: Local Government Accountability

The 2018 report of the Auditor General to Parliament revealed that local governments had failed to use over 11 billion UGX by the end of the financial

Luo

Our Parliament

Episode 44

Inino dwe 21/2/2019 lukomiti ma neno dul jang gamente mapatpat onyo Commissions, Statutory Authorities and State Enterprises, COSASE okelo inyim ot m

Ateso

Our Parliament

Episode 44 COSASE BoU ATESO MARCH 6TH, 2019

Erai 21 olap lo iareit ekaru 2019 loda epolokit ekomiti lo airabet lo eyait nuka Commissions, Statutory Authorities and State Enterprises, COSASE arai

Contact Us
Get in touch

Phone: +256312513929

Email: sales@radiobasket.com

Address: Plot 1 Kimera Road,
Ntinda Shopping Mall - 2nd Floor,
Kampala - Uganda

Facebook Logo Twitter Logo Googleplus Logo

Message






© 2016 - 2019 Wizarts Media | Developed by Bazira Kevin